PA00XRX3
PA00XRX3
Luganda
• Establish rapport by greeting the teacher warmly, exchanging pleasantries, and thanking them for
their time.
• Give the teacher a copy of the Teacher Consent form. Read it aloud to the teacher.
• If the teacher consents to participate and signs the form, assign the teacher a temporary
identification code (i.e. your initials and the number of teachers you have interviewed so far, e.g.
KH02) and write it in the box below.
• Write the same code on the front of a copy of the Teacher Booklet for Silent Reading and
Writing Tasks. Keep the booklet in your possession until it is time for those tasks.
• If the Silent Reading and Writing Tasks will be administered in a group, write the same code on
on a separate piece of paper and give it to the teacher to keep until the time of the group-
administered tasks.
Teacher Code:
Assessor Name:
Date:
School Name:
Is the teacher female? □ Yes □ No
Which grade(s) does the
□ P1 □ P2 □ P3 □ P4 □ P5 □ P6 □ Other
teacher teach ?
Set the Teacher Booklet for Oral Tasks in front of the teacher.
Language Background
Read the questions and all the response options aloud to the teacher, one question at a
time. Do not read aloud any parts in brackets. Write or tick the teacher’s response. For
each multiple-choice question, tick only one response, unless otherwise indicated. If the
teacher refuses to answer any question, tick No Reponse.
1a. Bwe wali omuto, lulimi ki lwe wasinganga okweyambisa awaka abo mu maka gaammwe?
[Select only one]
2
[ □ Acholi □ Ateso □ English □ Kiswahili □ Leblango □ Luganda
□ Lugbarati □ Lugwere □ Lukhonzo □ Lumasaba □ Lusoga □ Nkarimojong
□ Runyankore-Rukiga □ Runyoro-Rutoro □ Other____________ □ No Response ]
1b. Ennaku zino, lulimi ki lw’osinga okweyambisa awaka n’abo mu maka go?
[Select only one]
[ □ Acholi □ Ateso □ English □ Kiswahili □ Leblango □ Luganda
□ Lugbarati □ Lugwere □ Lukhonzo □ Lumasaba □ Lusoga □ Nkarimojong
□ Runyankore-Rukiga □ Runyoro-Rutoro □ Other____________ □ No Response ]
1c. Ngóggyeeko olulimi lw’owadde mu 1b, waliwo ennimi endala ze weeyambisa ennyo
awaka? □ Yee □ Nedda [If no, skip Question 1d]
[□ No Response]
2. Londa sentensi emu enyonnyola obulungi obusobozi bwo mu kwogera olulimi Oluganda.
□ A) Soogera Luganda. [If A is selected, skip Question 3]
□ B) Ngezaako era nsobola okwogera awamu n’okuwulira emboozi eziba zinyumizibwa.
□ C) Nsobola okweyambisa Oluganda mu kunyumya, naye ebiseera ebimu nfuna
okusoomoozebwa okumanya ebigambo byeneetaaga ku ekyo ky’emba nsomesa.
□ D) Nsobola okweyambisa obulungi Oluganda bwe mba nyumya ne mu kusomesa.
[□ No Response]
3
□ C) Nyanguyirwa okusoma n'okutegeera Oluganda olwabulijjo naye ebiseera ebimu
nfuna okusoomoozebwa bwe mba nsoma ebigambo ebitali byabulijjo oba okutegeera
ebitundu ebimu eby'ekitabo ekiruŋŋamya omusomesa, ebitabo by'abayizi oba
ebiwandiiko ebirala bye tusoma my kibiina Ky'Oluganda.
□ D) Nyanguyirwa okusoma n'okutegeera Oluganda olwabulijjo awamu n'ebiwandiiko
byonna bye tusoma mu kibiina Ky'Oluganda.
[□ No Response]
A. Speaking Task
Start Time: ___________
4
Instructions to the Assessor:
Show the teacher the picture for the Speaking task on Page 3 in the Teacher Booklet for Oral
Tasks and say: Mu kyokukola kino ekisooka, tunuulirira ekifaananyi kino. Nyonnyola
ebintu byonna by’ olaba mu kifaananyi kino nga bw’ osobola. Nga muno mwe muli
okunyonnyola endabika y’ abantu, ebintu awamu n’ebikolebwa.
Set the timer for 2 minutes.
Weetegese? Tandika.
Start the timer when the teacher starts talking. Follow along on your score sheet and tick all the
items that the teacher mentions from the list. Stay quiet, except if the teacher hesitates for 10
seconds, say: Osobola okumbuulira buli kintu kyonna ky’olaba mu kifaananyi kino.
If the teacher exhausts their initial description before the timer runs out, say: Osobola
okwefumiitiriza ku mbeera y’obulamu bw’abantu abali kifaananyi kino?
Early stop rule: If the teacher does not say anything at all for 20 seconds, even after the second
prompt, say: Kale, weebale. Discontinue this task, check the box at the bottom of the task, and
continue to the next task.
If the timer runs out before the teacher finishes speaking, say: Kale, weebale. If the teacher is
almost finished, you may let them finish; you do not have to interrupt them. Either way, tick the
final item mentioned when the timer ran out; do not count any items mentioned after the end
of the timer.
At the end of the timed portion, tick the one option under the Utterances Description section
of your score sheet that best describes the overall response pattern used by the teacher.
Task Stimulus:
5
Assessor Score Sheet:
February 2020 pilot: This checklist was printed for administration and responses were entered in Tangerine
after the teacher was dismissed.
Items Mentioned (Tick all that are said. For this phase only, write in any additional nouns,
verbs, adjectives or adverbs that the teacher mentions that are not on this list.)
abaami kidiba okulamuza/ssente mmeka
abaguzi kitambaala (eky'oku mutwe) okulima/abalima
abakyala kiteeteeyi/biteeteeyi okunyuma/anekedde
abantu kitundu okusaabaza
Allah kusinza/kutendereza okusaala/asaala/ basaala
amalala/kukyakala kutayaya okusaba
amattofaali/bbulooka kutomera okusonga/asonga
baana lubalaza okutambula
bafuka luguudo okutindira
balimi/abalimi/balunzi lutindo/olutindo okutunda/atunda
Balina eddiini maama okuvuga/okusaabaza abantu
basaabaze malala/kukyakala okuwuga
bbulooka mazzi/amazzi okuyimirira
bubonero mbuzi oluggya
ddirisa/madirisa mirimu olugoye
ebimuli mmotoka (ttakisi) olunaku olwokutaano
ebire mpanga olunwe/engalo
ebisolo muddo olwazi
ebyamaguzi mukazi omudaala
ebyennyanja mulenzi omugga
eddobo/amalobo munda omukyala/abakyala
ekkubo musajja omusaalo
embwa musenyu omusiraamu/abasiraamu
emikono muti/emiti/ omuti omunene omusuubuzi
emmunyeenye muwala Omutunzi/atunda
engatto muwalimu omuzimbi
enkoko/nkoko muzikiti/omuzikiti omwami/abaami
entambula mwana omwana/abaana/baana
entuumo y'ettaka nkoko omwezi
enviiri (ensibe) nkoofiira sseeka
essanyu/musanyufu nkumbi ssente
essinzizo nnimiro taata
haaji ntalabuusi ttale
Imam okufunya empale wabweru
jjinja/amayinja okugula wansi (w'omuti)
katale/akatale okukola
katiba okukuba
(amataffaali/bbulooka)
If the teacher finished with time remaining, record the seconds remaining: |___|___|___|
Utterances Description
6
Tick the dominant response pattern.
The teacher just listed the items and actions in mostly incomplete sentences, possibly
with pauses between items.
The teacher used sentences but with some grammatical errors.
The teacher used sentences that were grammatically correct.
The teacher used sentences that were grammatically correct and extended the
illustration.
□ Task discontinued because the teacher had no response.
□ Task skipped because teacher refused.
When finished, say: Weebale! Ka tugende ku kitundu ekiddako.
B. Vocabulary Task
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Show the teacher the Vocabulary task on Page 4 in the Teacher Booklet for Oral Tasks as you
read the instructions below.
Ekimu ku bintu ebikulu kye tukola ffe ng’abasomesa, kwe kunyonnyola ebigambo
ebipya eri abayizi baffe. Mu mulimu gwe tugenda okukola, nja kukuwa ekigambo,
onyonnyole amakulu gaakyo era owe n’ekyokulabirako.
[Point to the first example word and say:] Ekyokulabirako, ekigambo kino kiri
“okwetantala”. Ekigambo okwetantala kitegeeza “omuntu okukola ekintu ekiyinza
okumuviirako akabi”. Okugeza, Sijja kwetantala kukanika leediyo eyo nga siri
makanika waazo.
Osobola okunyonnyola mu lulimi lwonna, nga bw’oyinza okukola mu kibiina
ng’osomesa. Ebigambo ebimu tebitera kukozesebwa nnyo nga ebirala. Bwe wabaawo
ekigambo ky’otanyonnyodde, tewali buzibu.
Weetegese? Ka tutandike.
Start the timer when you read the first word to the teacher. Read each word aloud, record
the teacher’s explanation, and rate the explanation on your score sheet. If the teacher
provides only a definition, ask them to add an example. If the teacher provides only an
example, ask them to add a definition. Then continue to the next word.
Stay quiet, except if the teacher hesitates for 10 seconds. If so, say: Onyonnyola otya _____?
If the teacher hesitates for another 5 seconds, move on to the next word.
Early stop rule: If the teacher does not provide any response at all for the first three items, say:
Kale, weebale. Discontinue this task, check the box at the bottom of the task, and continue
to the next task.
7
Assessor Score Sheet:
Sample Definition Evaluate understanding of the word’s
Word
(DO NOT READ ALOUD) meaning, as evidenced by the explanation
1. okwejjusa [Omuntu okuba nga yeenenya yekka Very good (thorough and accurate)
olw’obutakola kintu. / to regret] Fair (basic and/or partially inaccurate)
Poor (inaccurate)
No response
2. okuyimbula [Okusumulula ekintu ekibadde Very good (thorough and accurate)
kisibiddwa. / to free something or Fair (basic and/or partially inaccurate)
someone] Poor (inaccurate)
No response
3. okwemulula [Omuntu oba ekintu okutambula ne kiva Very good (thorough and accurate)
mu kifo we kibadde mpolampola awatali Fair (basic and/or partially inaccurate)
kutegeerwa bikiriraanye. / to sneak out] Poor (inaccurate)
No response
8
C. Listening Task
Assessor Stimulus and Score Sheet: (READ ONLY THE LUGANDA SENTENCE ALOUD.)
1. Abaana bateekwa okusoma amasomo aganaabayamba nga bavudde mu ssomero.
(Students must offer subjects/ disciplines that will help them after school.)
2. Nsaba ondeetere omuceere, ejjuuni, n’ennyama. (Please serve me rice, yams and meat.)
3. Enkoofiira gye yagula e Bulaaya gye bookezza.
(The hat he bought from abroad has been burnt).
9
5. Buli mwana anaayita obulungi ebigezo waakuweebwa ekirabo.
(Whoever performs well in his/her exams will be given a prize).
6. Abakulembeze basaana okukolagana n’abantu be bakulembera.
(Leaders are supposed to cooperate with the people they lead.)
7. Ebyobulimi ebyettunzi ennaku zino by’ebyo by’olina okussaamu ensimbi ennyingi.
(The most sought after commodities are those where you have to invest huge sums of money.)
10
D. Oral Reading Tasks
D1. Letter Sound Identification Task
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Show the teacher the Letter Sounds task on Page 5 in the Teacher Booklet for Oral Tasks as
you read the instructions below.
Okuyiga walifu n’ennyukuta zaakwo gwe mutendera ogusooka mu kuyigiriza abayizi
okusoma. Bwe tusomesa ennyukuta empya, tuba tusomesa eddoboozi erikiikiriddwa
ennyukuta eyo.
Olupapula luuluno okuli ennyukuta za walifu y’Oluganda. Ka tugambe nti osomesa
ennyukuta zino abayizi bo. Mbuulira eddoboozi lya buli nnyukuta mu Luganda.
Tombuulira linnya lya nnyukuta wabula eddoboozi lyayo.
Katutandike n’ebyokulabirako. [Point to the letter A.] Mu Luganda, eddoboozi
ly’ennyukuta eno liri /a/. Singa mbadde nsomesa abayizi bange ennyukuta eno,
n’andibagambye nti ennyukuta eno mu Luganda ekola eddoboozi lino /a/.
Gezaako eno. [Point to the letter v.] Ennyukuta eno ewa ddoboozi ki mu Luganda?
[If the teacher says /v/, say:] Kituufu.
[If the teacher does not say /v/, say:] Kale, mu Luganda, eddoboozi ly’ennyukuta
eno liri /v/.
Katuyitemu omulundi omulala: [Point to the letter L.] Ennyukuta eno etuwa ddoboozi ki
mu Luganda?
[If the teacher says /l/, say:] Kituufu.
[If the teacher does not say /l/, say:] Kale, mu Luganda eddoboozi ly’ennyukuta
eno liri /l/.
Bwe ŋŋamba nti “Tandika”, otandikira wano [point to first letter] era ogende ng’odda
ku ddyo w’olupapula luno. [point]. Weeyongereyo n’ olunyiriri oluddako [point]. Songa
ku buli nnyukuta era ombuulire eddoboozi ly’ennyukuta eyo mu Luganda. Soma mangu
nga bw’osobola. Bw’otuuka ku nnyukuta gy’otomanyi kwatula ddoboozi, gibuuke
ogende ku nnyukuta eddako.
Set the timer for 1 minute.
Weetegese? Tandika.
Start the timer when the teacher reads the first letter. Follow along with your pencil and
clearly mark any incorrect letter sounds with a slash ( / ). Count self-corrections as correct. If
you already marked the self-corrected letter as incorrect, circle it ( ø ) and continue.
Stay quiet, except if the teacher hesitates for 3 seconds. Point to the next letter and say:
Genda mu maaso. Mark the skipped letter as incorrect.
If the teacher provides the letter name rather than the sound, or if the teacher adds other
explanation as if she were teaching, (e.g., “Students, this is sound /m/”), say: Yatula eddoboozi
ly’ ennyukuta eno mu Luganda.
11
Early stop rule: If the teacher does not provide a single correct response for the first 10 items,
say: Kale, weebale. Discontinue this task, check the box at the bottom of the task, and
continue to the next task.
If the timer runs out before the last item is read, say: Kale, weebale. If the teacher is almost
finished, you may let them finish; you do not have to interrupt them. Either way, mark with a
bracket (]) the final letter read when the timer ran out; do not count any letters that they
read after the end of the timer.
If the teacher reaches the last item before the time runs out, stop the timer as soon as the
teacher reads the last letter. Note the number of seconds remaining and record it at the
bottom of the task.
o Y b d E G A L ŋ e (10)
Z N L n A g s y k m (20)
U T w e a W k e B A (30)
T A B Y N b V n A u (40)
i C A u ŋ K A i m R (50)
E J O M r a U a O W (60)
A I k A P N L u A b (70)
G U a E M a O H T a (80)
a L F i e i n N o U (90)
ny G a K o n a m w A (100)
12
D2. Nonsense Word Decoding Task
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Show the teacher the sheet of Nonsense words on Page 6 in the Teacher Booklet for
Oral Tasks as you read the instructions below.
Okunyonnyola ebigambo ebipya nga tuyita mu kwatula amaloboozi gaabyo y’emu
ku ngeri esinga obulungi mu kusomesa abayizi okuyiga okusoma.
Mu kyokukola kino, katugambe nti osomesa abayizi bo okusoma ebigambo ebipya
bye batalabangako, nga weeyambisa ebyo bye bamanyi ku maloboozi g’ennyukuta.
Wano, tugenda kweyambisa ebigambo ebijingirire naye nga biwandiikiddwa
ng’ebigambo by’Oluganda. Mbuulira engeri entuufu ey’okusomamu ebigambo ebyo
okusinziira ku ngeri gye biwandiikiddwamu.
Ka tutandike n’ebyokulabirako. [Point to the word moki.] Ekigambo kino tekiriiyo
mu Luganda, naye singa gye kiri, twandisuubidde omuyizi okukisoma nga “moki”.
Gezaako kino. [Point to the word suki.] Ekigambo kino osuubira omuyizi
yandikisomye atya?
[If the teacher says “suki”, say:] Kituufu.
[If the teacher does not say “suki”, say:] Kale, mu Luganda, ekigambo kino
tukisoma nga “suki”.
Ka tugezeeko ekirala. [Point to the word galu.] Ekigambo kino osuubira omuyizi
yandikisomye atya?
[If the teacher says “galu”, say:] Kituufu.
[If the teacher does not say “galu”, say:] Kale, mu Luganda, ekigambo kino
tukisoma nga “galu”.
Bwe ŋŋamba nti “Tandika,” Tandikira wano [point to first letter] ng’odda ku ddyo
w’olupapula [point]. Weeyongereyo n’ olunyiriri oluddako [point]. Songa ku buli
kigambo era ombuulire engeri entuufu gy’osuubira abayizi okusoma ebigambo
ebyo mu Luganda. N’olwensonga eyo, tusobola okubisoma nga bwe tusoma
ebigambo by’Oluganda. Soma mangu nga bw’osobola. Bw’otuuka ku kigambo
ky’otomanyi kwatula, kibuuke ogende ku ekyo ekiddako.
Set the timer for 1 minute.
Weetegese? Tandika.
Start the timer when the teacher reads the first word. Follow along with your pencil and
clearly mark any incorrect words with a slash ( / ). Count self-corrections as correct. If
you already marked the self-corrected word as incorrect, circle it ( ø ) and continue.
Stay quiet, except if the teacher hesitates for 3 seconds. Point to the next word and say:
Genda mu maaso. Mark the skipped word as incorrect.
Early stop rule: If the teacher does not provide a single correct response for the first five
items, say: Kale, weebale. Discontinue this task, check the box at the bottom of the task,
and continue to the next task.
If the timer runs out before the last item is read, say: Kale, weebale. If the teacher is in
the final five items, you may let them finish; you do not have to interrupt them. Either
13
way, mark with a bracket (]) the final word read when the timer ran out; do not count
any words that they read after the end of the timer.
If the teacher reaches the last item before the timer runs out, stop the timer as soon as
the teacher reads the last word. Note the number of seconds remaining and record it at
the bottom of the task.
14
D3. Oral Reading Fluency
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Show the teacher the oral reading fluency (ORF) passage on Page 7 in the Teacher Booklet
for Oral Tasks as you read the instructions below.
Tutera okusomera abayizi baffe emboozi. Okusomera abayizi mu lwatu kibayamba
okuyiga okusoma obulungi ate era n’okumanya ensoma ey’omulembe bw’efaanana.
Ka tugambe nti ogenda kusomera abayizi bo emboozi eno wammanga. Ekisooka,
waayo akadde osooke oyise amaaso mu mboozi eyo. Kati nsomera emboozi eno mu
lwatu ng’olinga asomera abayizi bo okusobola okulaga ensoma ennungi nga
bw’efaanana. Bwe wabaawo ebigambo by’otamanyi kusoma, bibuuke weeyongereyo
n’ekigambo ekiddako. Nsaba osseeyo omwoyo ku by’osoma kubanga
bw’onoomaliriza, tujja kuba n’ekyokukola ekyokuddamu ebibuuzo ku mboozi
gy’osomye.
Set the time for 1 minute.
Weetegese? Tandika.
Start the timer when the teacher reads the first word aloud. Follow along with your pencil
and clearly mark any incorrect words with a slash ( / ). Count self-corrections as correct. If
you already marked the self-corrected word as incorrect, circle it ( ø ) and continue.
Stay quiet, except if the teacher hesitates for 3 seconds. Point to the next word and say:
Genda mu maaso. Mark the skipped word as incorrect.
Early stop rule: If the teacher does not read a single word correctly in the first line, say: Kale,
weebale. Discontinue this task, check the box at the bottom of the task, skip the Oral
Reading Comprehension task, and continue to the Silent Reading task.
If the timer runs out before the last item is read, say: Kale, weebale. If the teacher is almost
finished, you may let them finish; you do not have to interrupt them. Either way, mark with a
bracket (]) the final word read when the timer ran out; do not count any words that they
read after the end of the timer.
If the teacher reaches the last item before the screen flashes red, stop the timer as soon as
the teacher reads the last word. Note the number of seconds remaining and record it at the
bottom of the task.
Mark the rating that best characterizes how expressive the teacher was in reading the
passage using intonation (i.e. expressing meaning through strategic variation in vocal pitch
and volume).
15
Assessor Score Sheet:
3 2 1
16
D4. Oral Reading Comprehension
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Remove the passage from the Oral Reading Fluency task from in front of the teacher as you
read the instructions below.
Ffe ng’abasomesa, tutera nnyo okubuuza abayizi baffe ebibuuzo okulaba oba bategedde
ebiba bisomeseddwa. Kati, ŋŋenda okukubuuzaayo ebibuuzo by’oyinza okubuuza
abayizi bo ku mboozi gy’omaze okusoma. Mbuulira ebyo by’obasuubira okuddamu singa
baba bategedde emboozi gye basomye. Bw’onooba weerabidde ekyokuddamu, nja
kukuddiza olupapula ku nkomerero osobole okukizuula mu mboozi.
Weetegese? Ka tutandike.
Ask the provided questions in the table. Mark the provided box according to the teacher’s
answer.
Look Back: This activity is used if the teacher did not answer a question correctly. Give the
passage again to the teacher and say: Kati osobola okweyambisa emboozi okusobola
okujjukira ebyokuddamu. Ask only the questions that were answered incorrectly the first
time. If correct, tick the Correct with Lookback box.
1. Kaye omupiira
yagusamba lwa kumeka?
[Lwakutaano]
2. Kaye yawummulira wa?
[ku ntebe]
3. Ku ntebe yasangako
amaggwa ameka? [abiri]
4. Omusomesa bwe
yabuuza ataddewo
amaggwa abayizi
baasooka kukola ki?
[kwegaana, beegaana]
5. Olowooza lwaki abaana
baateeka amaggwa ku
ntebe ya Kaye? [baali
banyiivu kubanga baali
bawanguddwa, baali baagala
kumulumya]
When finished, say: Weebale! Ka tweyongereyo n’ekitundu ekiddako.
17
E. Grammar Tasks
E1. Structure and Written Expression Task
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Show the teacher the Structure and Written Expression task on Page 8 in the Teacher
Booklet for Oral Tasks as you read the instructions below.
Wano waliwo sentensi z’Oluganda. Buli emu erimu ekintu kimu ekigibulamu. Buli
wansi wa sentensi waliwo engeri za mirundi ena ez’okujjuuliriza sentensi. Nja
kugenda nga nsoma buli sentensi nga bw’ogoberera. Oluvannyuma ombuulire
ekyokuddamu ekisinga obutuufu.
Ka tutandike n’ekyokulabirako. [Point to the example.] Sentensi eno egamba,
“Omusomesa bw’abuuza ekibuuzo _____ emikono n’alonda anaawa
ekyokuddamu.” [Point to the response options.] Bino bye byokuddamu ebina
ebijjuuliriza sentensi eyo. “A. tuzingako; B. tuwumba; C. tuwanika; D. tugaziya.”
Kyakuddamu ki ekituukira obulungi ku sentensi eyo?
[If the teacher says C, say:] Kituufu.
[If the teacher does not say C say:] Kale, ka tukole bwe tuti. Singa tujjuulirizza
sentensi eyo n’ekyokulabirako C, olwo sentensi yandifaananye bw’eti “…”
kituukira bulungi ku sentensi okusinga ebyokuddamu ebirala byonna.
Bw’onooba weetegese, tujja kutandika. ŋŋenda kutandika okusoma nga nva wano.
[Point to the first sentence.] Ojja kugenda ongoberera, olonde ekyokuddamu
ekituufu ekijjuuliriza sentensi, era okimbuulire. Oyinza okugamba A, B, C, or D.
Bw’otuuka ku sentensi n’olemererwa okufuna ekyokuddamu, gireke weeyongereyo
ku sentensi eddako.
Weetegese? Ka tutandike.
Read each sentence and all the answer options aloud. Clearly mark the answer that the
teacher indicates for each item. If the teacher says one answer and then changes his or
her mind, mark the new answer. If you already marked the first answer, cross out the old
answer ( ø ) and mark the new answer.
Stay quiet, except if the teacher hesitates for more than 20 seconds on one item. Point to
the next item and say: Genda mu maaso. Mark the skipped item as incorrect.
Assessor Stimulus and Score Sheet: Circle A, B, C, or D according to the answer indicated by the
teacher, or tick “No response”.
18
1. Omusomesa bw’ayingira _____ kibiina abayizi bonna basirika. □ No
response
A. ku B. mu C. muli D. buli
□ No
2. Ennaku zino enkuba etonnya ____ era eyonoonye ebintu bingi.
response
A. ddala B. ntono C. bulungi D. nnyo
3. Abantu boonoonye nnyo ______________ era eno y’ensonga lwaki □ No
waliwo amataba mu bitundu by’ensi ebyenjawulo. response
19
E2. Written Error Identification Task
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Show the teacher the Error Identification task on Page 9 in the Teacher Booklet for Oral
Tasks as you read the instructions below.
Okuzuula n’okugolola ensobi ezikolebwa abayizi kye kimu ku bintu ebikulu
omusomesa by’akola.
Waliwo sentensi z’Oluganda zino. Ka tusuubire nti abayizi bo be baawandiika
sentensi zino. Sentensi ezimu zirimu ensobi ku bitundu ebisaziddwako omuli A, B,
C, or D. Soma sentensi kinneemu ombuulire ekitundu omuli ensobi, bw’eba
ng’ensobi eyo weeri. Tekikwetaagisa kulongoosa nsobi eyo, olina kunoonya
n’ogifuna, bw’eba nga weeri Londako ekyokuddamu kimu mu buli sentensi
Ka tutandike n’ekyokulabirako. [Point to the first example.] Sentensi eno egamba,
“Omukazi abeera e Kasubi etutte omwana we omulwadde mu ddwaliro”. Mu
Kitundu C mulimu ensobi; “etutte omwana” si kituufu mu sentensi. N’olwekyo,
ekyokuddamu ekituufu kiri C.
Naawe gezaako ekyokulabirako kino. [Point to the second example.] Sentensi eno
egamba, “Embuzi eyalidde ebirime bya muliraanwa bagukutte ne bajisiba ku
nkondo balinde nnyiniyo ajje”. Waliwo ekitundu kyonna ekisaziddwako ekirimu
ensobi?
[If the teacher says B, say:] Kituufu.
[If the teacher does not say B say:] Kale, ka tukole bwe tuti. Ekitundu D kirimu
ensobi; “bagukutte” si kituufu mu sentensi eno. N’olwekyo, ekyokuddamu
wano kiri B.
Bw’oba weetegese, nga tutandika. Ojja kutandikira wano. [Point to the first
sentence.] Soma buli sentensi mu kasirise, ozuule ekitundu ekisaziddwako nga
kirimu ensobi bw’eba mw’eri, era okimbuulire. Oyinza okuddamu nti A, B, C, D,
oba okugamba nti tewali nsobi. Bw’otuuka ku sentensi n’obulwa ekyokuddamu,
gireke, weeyongereyo ku sentensi eddako.
Weetegese? Tandika.
DO NOT READ THE SENTENCES ALOUD. Clearly mark the answer that the teacher
indicates for each item. If the teacher says one answer and then changes his or her mind,
mark the new answer. If you already marked the first answer, circle the old answer ( ø )
and mark the new answer.
Stay quiet, except if the teacher gets stuck on one item. Point to the next item and say:
Genda mu maaso. Mark the skipped item as incorrect.
20
Assessor Score Sheet: Circle A, B, C, D, or E according to the answer indicated by the teacher, or
tick “No response.”
21
F. Silent Reading Comprehension Task
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Have the teacher turn to the Silent Reading: Example task on Page 1 of the Teacher Booklet
for Silent Reading and Writing Tasks. Read the following instructions to the teacher.
Ogumu ku mirimu gye tukola ng’abasomesa kwe kuyigiriza abayizi baffe okusoma
n’okutegeera ebyo bye baba basomye. Mu kyokukola kino, waliwo ekitundu kino
ekyokusoma ky’oyinza okuwa abayizi bo. Ojja kusoma ekitundu ekyo mu kasirise
oluvannyuma oteeke enkulungo ku kyokuddamu ekituufu ekituukira ku buli kibuuzo.
Ka tutandike n’ekyokulabirako. ŋŋenda kukusomera ekitundu kino.
[Point to the example.] “Maria yali musanyufu nnyo okwegatta ku ssomero lye eppya
kubanga lyalina abasomesa abalungi ate nga liri kumpi ne ewaabwe.”
[Point to the instructions.] Endagiriro egamba “Teeka enkulungo ku kyokuddamu
ekituufu.”
[Point to the question.] Ekibuuzo kino kigamba, “Lwaki Maria yali musanyufu nnyo
okugenda ku ssomero lye eppya?”
[Point to the answer options.] Ebyokulondako bye bino: “A. Lyalina abasomesa
abalungi. B. Lyalina abasomesa bangi. C. Lyali wala okuva ku nnyumba.” Kyakuddamu
ki ekituufu?
[If the teacher says A, say:] Kituufu. Teeka enkulungo ku A
[If the teacher says B or C, say:] Ka tulabe emboozi era tuddemu tusome
ebyokulondako. … Ekyokuddamu A kituukira bulungi ku kibuuzo okusinga
ebyokulondako ebirala. Teeka enkulungo ku A.
Kati ogenda kusoma ekitundu ekiwanvuko wekka. Bwe nkugamba nti ttandika, ogenda
kusoma ekitundu ekiwanvuko. Oluvannyuma oddemu ebibuuzo 10 ebikwata ku
mboozi. Teeka enkulungo ku kyokuddamu ekituufu.
Olina eddakiika 5 ez’okukoleramu omulimu guno. Kola byonna by’osobola mu
ddaakiika 5. Obudde bwe bunaggwako, nja kukugamba okulekera awo. Bwe
nnaagamba nti lekera awo, nsaba olekere awo okuwandiika era ekkalaamu ogiteeke
wansi ne bw’onooba tomazeeyo by’olina kukola. Bw’onooba omazeeyo ebibuuzo
byonna ekkumi, ojja kusanga ekigambo ekigamba nti LEKERA AWO. Koma awo
olindirire ebiragiriro bye naakuwa. Togenda ku kitundu kiddako okuggyako nga
nkugambye.
Set the timer for 5 minutes.
Genda ku muko (ppeegi) eddako (Omuko 2). Weetegese? Ka tutandike.
Start the timer when you say “Ka tutandike.” When the timer is up, say: Lekera awo.
Weebale. Teeka ekkalaamu yo wansi, tweyongereyo ku kitundu.
22
Ekiwandiiko:
Ibrahim Mirimo ow’ emyaka 12 nga kiggala, agamba nti yadde alina okusoomoozebwa asuubira
okubeera yinginiya ng'akuze. Mirimo asinga kunyumirwa kubumba n'okubajja naddala
emmotoka. Atunnyonnyola ng’akozesa bubonero, olwo nnyina n'atutaputira.
Bwe ndaba mmotoka empya nsooka kugikuba ku lupapula. Ekiddirira kuba kunoonya
bikozesebwa naddala ebibaawobaawo ebikadde bye nzigya mu babazzi. Oluusi nfunayo
n'ebitiititi bye nnonda mu kkubo mwe bansalira obupiira. Muganda wange Abdulahim Mukama
yanneegattako era ne bakadde baffe batuyambako okufuna ebikozesebwa.
Okusoomoozebwa kwe tulina kwe kuba nti tetulina nsimbi zigula bintu era buli ekikozesebwa
tulonda kironde. Tufuba okukuŋŋaanya wadde ng’ebimu ate tubituusa eka maama
n'abitugobya ng’agamba nti tumuleetera kasasiro. Bwe tufuna omuguzi ayagala emmotoka nga
tetulina bikozesebwa, twewola ku maama ne tugikola. Ensimbi ezivaamu zigenda ku fiizi,
engoye, oba ebintu ebirala.
Abantu batandise okumanya nti, tulina obusobozi okukola eby'okuzannyisa by'abaana, era
abazadde abamu baweerezza abaana tubayigirize. Tufunye n'emikwano egy'abantu abakulu
abatandise n'okutuwa amagezi okulongoosa omulimu gwaffe.
Omuyizi asomye ekiwandiiko era n’ateeka omwetooloolo ku kyokuddamu nti ky’asuubira nti kye kituukira ku
kibuuzo. Teekawo akayini (✓) ku kyokuddamu omuyizi bw’aba ng’awadde kituufu. Naye singa ekyokuddamu
kiba kifu, kisazeemu era oteeke omwetooloolo ku kyokuddamu ekituufu.
23
5. Maama wa Ibrahim alowooza ki ku bikozesebwa mutabani we by’ alonderera?
a. Ebiseera ebimu alowooza nti ebintu ebyo bikyafuwaza awaka.
b. Agamba nti biyinza okufumita abaana be.
c. Oluusi alowooza nti babibbye bubbi.
6. Ibrahim akozesa ki emmotoka ng’amaze okuzikola?
a. aziwa mikwano gye ab’ oku muliraano
b. azeevugira
c. azitunda
7. Abantu balowooza ki ku mmotoka ze?
a. Bamativu n’ omutindo gw’ emmotoka z’ abaana abo.
b. Tebakkiriza nti abavubuka bano bayinza okukola ebimotoka ebinene.
c. Balowooza nti emmotoka zaabwe tezigulikako.
8. Magezi ki Ibrahim ne muganda we ge bafunye okuva mu bantu?
a. Engeri y’okwongera omutindo mu mulimu gwabwe.
b. Engeri y’okwekkiririzaamu (mu mulimu gwabwe).
c. Engeri y’okusomesaamu abaana abalala omulimu guno.
9. Londa omutwe ogutuukira ku mboozi eno.
a. Obulemu si buteesobola
b. Kola emmotoka ofune ssente
c. Noonya ssente ng’ okyali muto
10. Nsonga ki enkulu eri mu mboozi eno?
a. abantu balina obuggya
b. si kirungi kukyafuwaza waka
c. kulaakulanya ekitone kyo
24
G1. Writing Task I – Correcting Pupil Writing
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Have the teacher(s) turn to the example for Correcting Student Writing task on Page 5 in
the Teacher Booklet for Silent Reading and Writing Tasks as you read the instructions
below.
Mu mulimu guno ojja kulongoosa emboozi eyawandiikibwa omuyizi w’ekibiina
ekyokuna. Soma emboozi n’obwegendereza era ogolole ensobi ezirimu nga
zeekuusa ku ggulama, enkozesa y’ennyukuta ennene n’entono, enkozesa
y’obubonero, n’empandiika y’ebigambo. Teeka omusittale ku nsobi ezaakolwa
omuyizi ku muko (kkolomu) gw’ebiddibwamu by’abayizi, ate owandiike ekyo
ekituufu mu muko gw’abasomesa omugololwa ensobi [point]. Bwe waba waliwo
akabonero akataateekebwawo, kuba omusittale we kalina okuba era owandiike
akabonero ako mu muko gw’abasomesa omugololwa ensobi [point]. Ojja kugolola
ensobi emu mu buli nnamba.
Ebyokulabirako ka tubiyitemu ffembi. [Point to the first example.] Sentensi eno
egamba “omusomesa asomesa bulungi.” Ensobi omuyizi gye yakola eri ludda wa?
[If the teacher says ‘omusomesa’, say:] Kituufu. Kati saza omusittale ku kigambo
… mu muko gw’omuyizi era owandiike ekiddibwamu ekituufu mu muko
gw’abasomesa omugololwa ensobi.
[If the teacher does not say ‘omusomesa’, say:] Kale, ka tulabe ekigambo
omusomesa. Empandiika y’ekigambo eri Omusomesa ensobi eri mu sentensi.
Kati saza omusittale ku kigambo omusomesa mu muko gw’ebiddibwamu
by’abayizi ate owandiike ekigambo ekituufu mu muko gw’abasomesa
omugololwa ensobi.
[If the teacher says there is no question mark, say:] Kituufu. Kati saza omusittale
mu bbanga eriddirira ekigambo Mukasa mu muko gw’ebiddibwamu by’abayizi
era oteeke akabonero akabuuza mu muko gw’abasomesa omugololwa ensobi.
[If the teacher does not say there is no question mark, OR if the teacher says any
other answer, say:] Kale, ka tulabe sentensi. Omuyizi abuuza ekibuuzo. Laba ku
nkomerero ya sentensi. Tekuli kabonero kabuuza. Obutabaawo bw’akabonero
akabuuza y’ensobi ekoleddwa mu sentensi. Kati, saza omusittale mu bbanga
eridda ku kigambo … mu muko gw’ebiddibwamu by’abayizi era owandiike
akabonero akabuuza mu muko gw’abasomesa omugololwa ensobi.
25
Set the timer for 2 minutes.
Genda ku muko (ppeegi) eddako (Omuko 6). Ojja kutandikira wano. [Point to the
first sentence.] Weetegese? Ka tutandike.
Start the timer when you say “Ka tutandike.” When the timer is up, say: Lekera awo.
Weebale. Teeka ekkalaamu yo wansi, tugende ku kitundu ekiddako.
26
G2. Writing Task II – Responding to a Writing Prompt
Start Time: ___________
Instructions to the Assessor:
Have the teacher turn to the Writing Prompt task on Page 7 in the Teacher Booklet for
Silent Reading and Writing Tasks as you read the instructions below.
Mu kyokukola kino ogenda kuwandiika mboozi ennyimpimpi ku kintu ekinaaba
kikugambiddwa okukola. [Point to the writing prompt.] Goberera bye ŋŋenda
okusoma.
Ebyemizannyo n’ebyokuyimba kiriwa ekisinga okuba eky’omugaso eri abantu?
Wandiika emboozi ng’eraga bulungi endowoozayo ku kibuuzo ekyo. Wa
ensonga lwaki olowooza bwotyo nga bwowa n’ebyokulabirako.
Olina eddakiika 5 okuwandiika emboozi eyo. [Point to the space below the writing
prompt]. Wandiika byonna byósobola mu ddakiika ezo 5. Obudde bwe bunaaba
buweddeyo, nja kukugamba olekera awo. Bwe nkugamba okulekera awo, nsaba
teeka ekkalaamu yo wansi ne bw’oba tonnaba kumaliriza.
Set the timer for 5 minutes.
Weetegese? Ka tutandike.
Start the timer when you say “Ka tutandike.” When there is 60 seconds left on the
timer, announce that there is one more minute remaining. When the timer is up, say:
Lekera awo. Teeka ekkalaamu yo wansi.
Take the teacher’s booklet and thank them for their participation.
• Take the Teacher Booklet for Silent Reading and Writing Tasks.
• Thank the teacher for their participation and dismiss them.
• After the teacher is dismissed score the writing and speaking tasks.
27
ASSESSOR SCORE SHEETS FOR WRITING TASKS
Mark at the end of the assessment, after the teacher has been dismissed.
28
Teacher Language and Literacy Assessment (TLLA)
Luganda
Teacher Booklet:
Oral Tasks
1a. Bwe wali omuto, lulimi ki lwe wasinganga okweyambisa awaka abo mu maka gaammwe?
1b. Ennaku zino, lulimi ki lw’osinga okweyambisa awaka n’abo mu maka go?
1c. Ngóggyeeko olulimi lw’owadde mu 1b, waliwo ennimi endala ze weeyambisa ennyo awaka?
□ Yee □ Nedda
2. Londa sentensi emu enyonnyola obulungi obusobozi bwo mu kwogera olulimi Oluganda.
□ A) Soogera Luganda.
□ B) Ngezaako era nsobola okwogera awamu n’okuwulira emboozi eziba zinyumizibwa.
□ C) Nsobola okweyambisa Oluganda mu kunyumya, naye ebiseera ebimu nfuna okusoomoozebwa
okumanya ebigambo byeneetaaga ku ekyo ky’emba nsomesa.
□ D) Nsobola okweyambisa obulungi Oluganda bwe mba nyumya ne mu kusomesa.
3. Londa sentensi emu enyonnyola obulungi obusobozi bwo mu kwatula ebigambo by’Oluganda.
□ A) Engeri gye njatulamu ebigambo by ‘Oluganda etera okuviirako abampuliriza obutategeera kye
ŋŋamba.
□ B) Ntera okutawaanyizibwa mu kwatula ezimu ku nnyukuta awamu n’ebigambo by’Oluganda bwe
mba nnyumyamu n’abantu.
□ C) Okutwalira awamu, bwe njatula ebigambo by’Oluganda abantu bantegeera weewaawo ebiseera
ebimu nsanga okusoomoozebwa bwe mba njatula amaloboozi g’ennyukuta ezimu n’ebigambo nga
nsomesa.
□ D) Bwe njatula ebigambo by’Oluganda abantu bantegeera, era nsobola bulungi okwatula
ennyukuta n’ebigambo by’Oluganda bwe mba nsomesa.
Background P a g e |1
5. Londa sentensi emu enyonnyola obulungi obusobozi bwo mu kuwandiika mu Luganda.
□ A) Sisobola kuwandiika (biwandiiko) mu Luganda.
□ B) Ngezaako okuwandiika (ebiwandiiko) mu Luganda.
□ C) Nyanguyirwa okuwandiika Oluganda olwabulijjo naye ebiseera ebimu nfuna okusoomoozebwa
okuwandiika ebiwandiiko ebikola ng'ebyokulabirako mu kibiina Ky'Oluganda.
□ D) Nyanguyirwa okuwandiika Oluganda olwabulijjo awamu n'okuwandìika ebiwandiiko ebikola
ng'ebyokulabirako.
7a. Wali ofunyeeko okutendekebwa mu ngeri y’ okusomesaamu essomo ly’ okusoma mu lulimi lwonna?
□ Yee □ Nedda
7b. Okutendekebwa kwe wafuna mu kusomesa essomo ly’okusoma kwali kwesigamye ku nsomesa
y’olumu ku nnimi? □ Yee □ Nedda
Background P a g e |2
Speaking P a g e |3
Ekyokulabirako: okwetantala
1. okwejjusa
2. okuyimbula
3. okwemulula
4. okuluŋŋamya
5. okulafuubana
6. okwetowaza
7. okusowoka
8. ekipapajjo
9. okufuguma
10. okusoolooba
Vocabulary P a g e |4
Ebyokulabirako: A v L
o y b d E G A L ŋ e
Z N L n A g s y k m
U t w e a W k e B A
T a B Y N b V n A u
i C A u ŋ K A i m R
E J O M r a U a O W
A i k A P N L u A b
G u a E M a O H T a
a L F i e i n N o U
ny g a K o n a m w A
Letter Sounds P a g e |5
Ebyokulabirako: moki suki galu
Nonsense Words P a g e |6
Kaye yasamba omupiira ku Lwokutaano. Tiimu ye yawangula. Kaye
yakoowa nnyo. Yatuula ku ntebe awummulemu. Yeekanga
n’abuuka mu bbanga ng’akaaba. Banne abamu bamusekerera.
Omusomesa yagenda alabe ekibaddewo. Kaye yamulaga amaggwa
abiri. Omusomesa yabuuza ani yali agataddewo. Abayizi baasooka
ne beegaana. Oluvannyuma omu ku basambi b’omupiira yagamba
nti ye yali akikoze. Kaye yasigala yeebuuza lwaki munne yamutega
amaggwa.
ORF P a g e |7
Ekyokulabirako:
Omusomesa bw’abuuza ekibuuzo _____ emikono n’alonda anaawa
ekyokuddamu.
Ekyokulabirako 2:
Embuzi eyalidde ebirime bya muliraanwa bagukutte ne bajisiba
A B
Error IDentification P a g e |9
4. Twebaza abasomesa baffe mwenna okutusomesa obulungi,
A B
era tuli basanyu okubategeeza nti tujja kuba batuuze balungi nga
C
tumaze okusoma. Tewali Nsobi
D E
5. Olutalo teruliimu kalungi konna era luleka lwonoonye
A B
ebyenfuna by’ensi nga n’abantu bangi balufiiriddemu. Tewali Nsobi
C D E
Error Identification P a g e | 10
Teacher Language and Literacy Assessment (TLLA)
Luganda
Teacher Booklet:
Silent and Written Tasks
Error IDentification P a g e |9
Ekyokulabirako:
Ekiwandiiko:
Maria yali musanyufu nnyo okwegatta ku ssomero lye eppya kubanga lyalina
abasomesa abalungi ate nga liri kumpi ne ewaabwe.
Okusoomoozebwa kwe tulina kwe kuba nti tetulina nsimbi zigula bintu era
buli ekikozesebwa tulonda kironde. Tufuba okukuŋŋaanya wadde ng’ebimu
ate tubituusa eka maama n'abitugobya ng’agamba nti tumuleetera kasasiro.
Bwe tufuna omuguzi ayagala emmotoka nga tetulina bikozesebwa, twewola
ku maama ne tugikola. Ensimbi ezivaamu zigenda ku fiizi, engoye, oba ebintu
ebirala.
Silent Reading P a g e |2
Teeka enkulungo ku kyokuddamu ekituufu.
1. Ibrahim ayagala kubeera ki ng’ akuze?
a. mubazzi
b. yinginiya
c. mutunzi wa mmotoka
2. Kintu ki Ibrahim kyasooka okukola ng’ alabye emmotoka empya?
a. Akola emipiira.
b. Akuba ekifaananyi kyayo ku lupapula.
c. Anoonya ebibaawobaawo.
3. Nga oggyeeko ebibaawobaawo, ebintu ebirala Ibrahim bye yeeyambisa okukola
emmotoka ye abiggya wa?
a. Alonderera by’ asanga mu kkubo.
b. Agenda akuula obuntu okuva ku mmotoka.
c. Agula ebikozesebwa nga yeeyambisa omusaala gwe.
4. Ibrahim ne muganda we bafuna kusoomoozebwa kwa ngeri ki?
a. Bazadde baabwe tebabawa buyambi.
b. Tebalina nsimbi zaakugula bya kukozesa.
c. Tebasola kusasula bisale bya ssomero.
5. Maama wa Ibrahim alowooza ki ku bikozesebwa mutabani we by’ alonderera?
a. Ebiseera ebimu alowooza nti ebintu ebyo bikyafuwaza awaka.
b. Agamba nti biyinza okufumita abaana be.
c. Oluusi alowooza nti babibbye bubbi.
6. Ibrahim akozesa ki emmotoka ng’amaze okuzikola?
a. aziwa mikwano gye ab’ oku muliraano
b. azeevugira
c. azitunda
Silent Reading P a g e |3
7. Abantu balowooza ki ku mmotoka ze?
a. Bamativu n’ omutindo gw’ emmotoka z’ abaana abo.
b. Tebakkiriza nti abavubuka bano bayinza okukola ebimotoka ebinene.
c. Balowooza nti emmotoka zaabwe tezigulikako.
8. Magezi ki Ibrahim ne muganda we ge bafunye okuva mu bantu?
a. Engeri y’okwongera omutindo mu mulimu gwabwe.
b. Engeri y’okwekkiririzaamu (mu mulimu gwabwe).
c. Engeri y’okusomesaamu abaana abalala omulimu guno.
9. Londa omutwe ogutuukira ku mboozi eno.
a. Obulemu si buteesobola
b. Kola emmotoka ofune ssente
c. Noonya ssente ng’ okyali muto
10. Nsonga ki enkulu eri mu mboozi eno?
a. abantu balina obuggya
b. si kirungi kukyafuwaza waka
c. kulaakulanya ekitone kyo
Silent Reading P a g e |4
Ekyokulabirako:
Ebyokuddamu by’Omuyizi Omusomesa Agolola Ensobi
Teeka omusittale ku byokuddamu by’omuyizi ebifu Wandiika ebituufu wano.
mu buli sentensi.
Speaking Checklist P a g e |8