Compiled Marian and Martyrs Songs
Compiled Marian and Martyrs Songs
Compiled Marian and Martyrs Songs
Bass> CHRS , Maria Megwa Maria, legpi wa min la lar Rwot Rubanga, ogo tangane otimwa kica
omiwa Kuc.//*2
1.Maria daker wajolokwe naki cwiny maleng kiworo, kwena pa Rubanga mwenywa Lo Lar lar, wun
lwac mengom bei wanyut cwiny maber calo Maria.
2. Maria daker walimola mine Elisabeta otite, mebe domin la lar manlok pala cwec, wun lwac
mengom beiwa nyut cwiny maber calo Maria.
OMUTETSIBWA
NYAKWERA NKENYANGI
1. Nyakwera nkenyangi kasingye iwe Maria, Muzaire wabantu bahwere nyamukiza.
Chrs / Muzaire waitu yaiwe bugingo bwera otwine ,muhwezi waitu bambe mutamba
byona turinde.
1a/ Omutima gwa nnyaffe maria gwategekebwa Omukama, ye nnyumba ya trinita entukuvu
ejjudde enneema.
Maama omwana wo nzuuno maama nkusaba onyambe byesimanyi bingi maama nkusaba mbiyige
oluusi akasirise Kalema yezu nesimuwuliriza ndabye nenekkolera ebyange sso si katonda kyayagala
, ndikola ntya okuddabiriza Omukama gwenyiiza ntyo njagala mbere mu ggwe onngunjulire
mumutima gwo maama.
BASS/ Mwe mba njigira okunoonya Omukama mu byonna, ALL/ nnaabeeranga mu mutima gwa
Mmange.
Refrain/ Tunakushukuru mama Maria kwa neema unazo uombea asante mama wa Yesu uliye na
huruma, uzidi kutuombea paka saa ya kufa./2.
CHRS/ Ewe mama Maria Mama yetu mwema Mama wa Mungu, sis wanao leo
tunakusalimu,salamu mama./2
1.Mama wa Yesu Kristu, mama yetu maria, utuzame sisi tunao kuheshimu.
2.Ee Mama yetu mpenzi siskia ombi letu, katika shida zetu kwa mwanao tuombee.
3.Ee mama mbarikiwa ,mama safi ya moyo,mama mwenye huruma uwenasi daima.
4.Mama wa neema nyingi ,mama yetu maria, tusaidie mama,tufike juu mbinguni.
EE BIKIRA MWEZAJI
CHRS/ Tafadhali ni Fadhili na ujima , ee mama mwema AVE, AVE, AVE MARIA.
CHRS/ Nnyina yezu kristu ku Kalvariyo, watuzaala ffe abantu tuli babo, nnyina
omulokozi mugole waffe kabaka wa Rozari beera nnyaffe.
2. Maria gutusinze gutuuse ne mu vvi,ssonyiyisa ffe aboononyi tugye ku sitaani.
3. Abalungi banyweze nga baagala Yezu, tuwe ne munsi yaffe abatuukirivu.
4. Ggwe nsulo yebirungi Mugabi weneena, nokutuuka ku yezu kubbo eritakyama.
5. Tukukwasizza byonna essanyu ne nnaku ,bye biwonge byasima biwereze yezu.
6. Akassera katuuse otuwolereze ,laba bwe tunyikkidde ssaala ne ssapule.
7. Tukwate ku Mukono mu budde obwokufa , otutwale eri Yezu kumpi ne Katonda.
8. Beera kabaka waffe naddala jjukira, ngensi yaffe Uganda Bagikusingira.
CHRS/ Sub tuum Praesidium confugimus confugimus, Sancta Dei genitrix sancta Dei
genitrix./2
1.Nostras deprecations ne despicias ne despicias in necessitatibus nostros.
2.Sed a periculis cunctis libera nos semper, virgo gloriosa et benedicta.
1.Hail holy queen enthroned above O MARIA, Hail queen of Mercy and of Love, O MARIA
CHRS/ Triumph all ye cherubim, sing with us ye seraphim, heavn resound the hymn, Salve, salve
salve regina.
2. The Cause of joy to all below O MARIA, The spring through which all graces flow, O MARIA.
1.Tuwe ffenna okutya katonda nga tumussaamu ekitiibwa, tutyenga nnyo okumujjemera,
ye kitaffe gwe twagala.
2.Tuwe obujumbizi obweddini ngatumwewa ne sanyu lingi ngatwagala yezu waffe mu
byonna tumusanyuse.
3.Era tuwe nekyokumanya tulabe omutonzi waffe nga bwali mubitonde byonna ebyavva
mu mikono gye.
4.Tukusaba otuwe ekyamanyi tube bagumu mu ddini tusobole ennaku zonna ffenna nga
tulibazira.
5.Tukusaba okubuulirwa,tuyambibwe okutegera,ebisaana nebitasaana netubera
bamazima.
6.Nekitone ekyobutegeezi, ekitumaanyisa ediini nekitanngaza emyoyo gyaffe ,ggwe
mwoyo kitugabire.
7. Namagezi ffe tugetaaga okutamwa ebyensi byonna netuwomerwa ebyakatonda era
nago tugasaba.
MARIA NNYAFFE OTUYAMBE \MTO 318 / WHITE FATHERS/LEONARD B. KIZZA
CHRS/ Maria nnyaffe otuyambe ennaku zitusanze otuwolereze, ennaku zitusanze
otuwolereze.
1.Tuzze gyoli ayi bikira nnyaffe tuvvunamye ffena mu maaso go, tega okutu muwolereza
waffe owulire esaala zabaana bo.
2.Laba ebyalo biwedemu abantu nenju nyingi leero bifulukwa,tuwulira ebiwoobe
nenduulu, tunaddawa gwe bwototuyambe.
3.Twayonona ggwe wamma gutusinze naye leero tumenyese emyoyo, gya amaaso go ku
bibi byetukyaaye ,tusabire ngogyamukisa kyo.
4.Ayi mukama watutonda ggwe nnyini notubumba ffenna nengalo zo, weerabire
ngabwetuli aboonoonyi nojjukira ngatuli baana bo.
5. Ayi mukama ggwe omutonzi wa byonna byolagira biwulirwa mmangu, obulwadde bujja
okumala abantu bukomeko ffenna tunaawona.