Henry Wedding Book
Henry Wedding Book
Henry Wedding Book
olukiiko oluteesiteesi mwebale nnyo byonna byemutukoledde Grooms Men Wasswa Denis
Seninde Micheal
Lule Wilberforce
Omukama buli omu amusasule nga ye bw’alaba obwetaavu
Kagimu John Bosco
bwe.
Flower Girls Natukunda Elizabeth
Ainomugisha Martha
Tubasaba Okutusabirako mulugendo lwaffe luno lwetutandise Tumusiime Bailey Raphaelah
leero
Peg Boys Kawuma Morris
Witnesses Mr. Matovu Lous
Omukama abawe nnyo omukisa Nkuuze Florence
Main Celebrant Rev. Fr. Charles Ssendijja
Choir St. Stephens Choir -Nakibizzi
Church St Kalori Lwanga Mbikko Parish
Date 22 April 2023
Time 12:00 Noon
First Reading Nabanooba Angellah
Second Reading Ashaba Brenda
This is the day the Lord has made, we will rejoice and be glad in Page 1 Page
This is the day the Lord has made, we will rejoice and be glad in 2
it it
EXIT: TUNULIRA ABAGATIDDWA
BRIDE GROOM: OH BE READY
1. Tunulira abagatiddwa bwebawomye
1. When the bridegroom cometh by and by, Balinga ba Malayika eri mu ggulu
When the bridegroom cometh by and by, kati bafumbo mu maaka amatufu
Will your lamps be burning bright, Ffena tubakubireko mu ngalo
Will your robes be pure and white,
When the bridegroom cometh by and by. Bayingidde mu bulamu obw’ekitiibwa
Mukama bwakakasiza olwalero
Oh be ready! Oh be ready! Era ne bwekiriba ki balayidde
Ready when the bridegroom comes; Okunywerera ddala wamu nga babiri.
Oh be ready! Oh be ready!
Ready when the bridegroom comes. 2. Laba bwebetunulako bwe bamwenya
Nga bagenda mu bulamu obupya
2. When the bridegroom cometh by and by, Mwoyo ababunduguleko ebitone
When the bridegroom cometh by and by, Babenga ettala mu maka amatukuvu.
Oh be ready for that day,
With your sins all washed away, 3. Tunulira bwe bakumba bwe basaaliza
When the bridegroom cometh by and by. Muli nga beyagala nnyo ‘Lwe luno’
Buli omu akakasa munnenti nkututte
3. When the bridegroom cometh by and by, Okutusa ddala okufa ndi naawe.
When the bridegroom cometh by and by,
Will your wearied heart rejoice, 4. Katwoleke ababadewo bwe tusimye
At the sound of Jesus’ voice, Ekikolwa kye mukoze nga weetuli
When the bridegroom cometh by and by. Mu bizibu ebirigwawo tubayambe
Obufumbo bwammwe buno bubanguyire.
4. When the bridegroom cometh by and by,
When the bridegroom cometh by and by, 5. Katusabe nyini byonna abakuume
Will the sorrows of the past, Abayambe okussanga ekimu mu byonna
All be changed to joy at last, Muwangaale, mukungule ebirungi
When the bridegroom cometh by and by. Okutuusa lwalisalawo okubayita.
5. When the bridegroom cometh by and by,
When the bridegroom cometh by and by,
When the Lord shall call His own,
Can you stand before the throne,
When the bridegroom cometh by and by.
This is the day the Lord has made, we will rejoice and be glad in
Page 19 This is the day the Lord has made, we will rejoice and be glad in Page 18
it it
4. Amaka gaffe tegayinza kweyagaza endagaano zaffe bwe BRIDE: TAMBULA OMUSISINKANE
tutazikuuma omukyaala oba omwami bwe yeerabira okukuuma
munne mubwesigwa Tambula omusisinkane gyali, yanguwa omwagalwa akulinze
Mwajule eri kabona bye musuubiza, mwatule nga ffe bajulizi
5. Mwe abaami kirungi muleke okusobya
Okufuna abakazi mu bukyamu 1. Mukoze kitufu kye nnyini – mwatule nga ffe bajulizi
Era nammwe abakazi mumanye nti kibi okufumba nga Musenze watuufu temwejjusa –
tewagattibwa 2. Kwe kuyitibwakwo kwe nnyini – mwatule nga ffe bajulizi
MIREMBE GWE NAMASOLE Ofuuse mutume ggwe kirabo –
3. Katonda eyakutonda yennyini – mwatule nga ffe bajulizi
Ayi Maria tuwaanjaga; tuyambe tutuuke muggulu Ky’anakutuma ggwe kikole
4. Omukisa gwe mugufune – mwatule nga ffe bajulizi
1. Mirembe ggwe Nnamasole, Muzadde Gubawanguzenga abalabe-
w’Omulokozi. Mugole wafe omusaale
w’abatabaazi ab’o kunsi.
ENTRANCE: EKISA KYA KATONDA
2. Ndabirwamu etemagana, Ayi Bikira omusaasizi. 1. Ekisa kya katonda nga tekitendeka
Ekitebe ky’amagezi, nsibukoy’e saanyu lyaffe. Gwe bwe watonda omuntu edda wabakola bombi
3. Ggwe nnyumba eyaza wabu, Ayi Bikira
2. Adamu ye yasooka n’Eva muganzi we
omutiibwa. Ayi Bikira omwesigwa, akubagiza
Wabagatta gwennyini n’obawa omukisa
abanaku.
4. Omubeezi w’abakristu, Ayi Bikira omuyinza. 3. Ababiri bwe bajja mu maaso go bombi
Kabaka w’abanyiikivu, tujuneffe abateyinza. Kakasa okwagalana kwe balina bombi
5. Kiddukiro ky’abanaku, Ggwe atuwa enneema 4. Omukwano omulungi gufuuka bufumbo
zonna. Abaana bo tuzze gy’oli, tusabire Bwe wassaako etteeka bwa babiri bokka
tukwesiga
5. Tukuza endagaano ze bakuba bombi
Babeerenga babiri okuva olwaleero
1. Omugole omusajja:
3. Hamuhanda ondinda, mubizibu bingi,
kabube butandwa niiwe rundinda, Nze, Muteganya Leonard nkufuna ggwe Ahereza Monica obeere
Bantu bange boona obalinda kurungi, mukazi wange, nkulagaanya okukunywererako ne bwe tulibeera
Webale Mukama ninkusiima! obulungi, ne bwa tulibeera obubi ne mu bulwadde ne mu bulamu; nja
kukwagala, nja kukussaamu ekitiibwa ennaku zonna ez’obulamu bwange
4. Magezi n’amaani byoona niiwe obimpa,
Byoona mbikozese ntunge ekyokulya, 2. Omugole Omukazi:
Binkatunga byoona Taata niiwe obimpa,
Webale Mukama ninkusiima! Nze, Ahereza Monica nkufuna ggwe Muteganya Leonard obeere baze,
nkulagaanya okukunywererako ne bwe tulibeera obulungi, ne bwa
5. Nyowe kankusiime kunfoora mukristu, tulibeera obubi ne mu bulwadde ne mu bulamu; nja kukwagala, nja
Kandi kankuhaise ebiro byoona, kukussaamu ekitiibwa ennaku zonna ez’obulamu bwange
Okanfoora omwana tinkyayetwa mwiru,
Omusaserdooti:
Webale Mukama ninkusiima!
Ekiragaano kyammwe kino kye mukubye, mu maaso g'Eklezia, Omukama Kwako empeta eno, kabonero akakukakasa tugatiddwa, ye ndagaano
ow’ekisa akikakase, abawe n'omukisa gwe mungi ddala. Katonda gyetufunye; kuba omu obulamu bwonna
Ky'amaze okugatta omuntu takigattululanga. S&A: ha…………….,ha……………
B&T: Kwako empeta eno, ke kabonero akalaga nti tugatiddwa,
Boona: Amiina. endagaano gyetukubye; terifa obulamu bwonna
This is the day the Lord has made, we will rejoice and be glad in Page 9 1. Omukisa gw’atuwadde Omukama kwekuba kati nga tufuuse omu,
it Omutonzi y’atugasse ffe, tewaliyo mulala alitwawula
This is the day the Lord has made, we will rejoice and be glad in Page 10
Okuwanngana empeta 2. Empeta
it gyenkuwadde mukyala ekujjukize nti tugatiddwa, kwagalana
tukuze abaana, nga ne Katonda waffe atukwaatirako
Omusaserdooti awa empeta omukisa
3. Katonda kyagasse, omuntu takigattulula mu bufumbo obutuufu, kati
tugenda kuteesa, okugunjula abaana, mu musingi gw’eddini, ayi
Twegayirire: Ayi Katonda, nnyini kigambo ekitukuza byonna, empeta
Mukama tuyambe, mu bufumbo obutuufu.
eziri wano ziwe omukisa, buli yenna anaazeeyambanga nga bw’oyagala,
nga teyeerabidde na kukwebaza, olw’okukoowoola n’erinnya lyo ettukuvu,
muyambe aziggyemu obulamu obw’omwoyo n’omubiri. Tukikusaba nga OBUFUMBO KWAGALANA
tuyita Kristu Mukama waffe.
Ssebo omwami, oyo ye mukyala wo gw’olonze mu bangi,
Bonna: Amiina. Nnyabo mukyala, oyo ye mwami wo gw’olonze mu bangi,
Mukuumaganenga, muyambanenga, munywezaganenga, mwagalane
Omugole omusajja: nnyo,
(Monica) nkuwa empeta eno otegeere nti nkwaagala era nja Mukuumaganenga, muyambanenga, munywezaganenga, Lugaba
abakwatireko.
kukunywererako okutuusa okufa. Mu linnya lya Patri n'erya mwana
ne'rya Mwoyo Mutukirivu. Amiina.
1. Olubeereberye Omutonzi ng’atonda omuntu, yakisalawo okutonda
Omugole Omukazi: Adamu ne Eva omubeezi we. Yabagatta wamu kubanga bombi anti
bali omu, yabayiwako emikisa bazaale nga bali wamu.
(Leonard) nkuwa empeta eno otegeere nti nkwaagala era nja
2. Olwaleero mugattidwa mu bufumbo obw’olubeerera, olwaleero
kukunywererako okutuusa okufa. Mu linnya lya Patri n'erya mwana
musazeewo ne mulondawo okukuumagana, mugattiddwa walumbe
ne'rya Mwoyo Mutukirivu. Amiina. yekka y’alibaawula, mugattiddwa kaakati mwebi mufuuse omu.
Omusaserdooti: Baliba babiri mu mubiri gumu, Mu linnya lya Patri
3. Obufumbo, obufumbo ekibunyweza kwagalana, kukuumagana
n'erya Mwana n'erya mwoyo Mutukirivu.
kuyambagana nga mussa kimu, nga muba omu, okussa ekimu ne
Boona: Amiina. mugunjulaabbana ba muzaala, okuyambagana mu bulungi bwonna ne
mu bubi.
AFTER VOWS: KWAKO EMPETA 4. Abafumbo kye mulina kuyambagana na kusabiragana, nga musaba
kitaffe Katonda Lugaba abanyweze bulungi mu bufumbo, mulyoke
muwangule mu bufumbo bwammwe obwo bwe mutandise,
mukuumagane walumbe yekka y’alibaawula.
This is the day the Lord has made, we will rejoice and be glad inPage 11
it